1
1 Abasessaloniika 2:4
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
naye nga bwe twasaanyizibwa Katonda okuteresebwa enjiri, bwe twogera bwe tutyo, si ng'abaagala okusiimibwa abantu, wabula Katonda akema emitima gyaffe.
Compare
Explore 1 Abasessaloniika 2:4
2
1 Abasessaloniika 2:13
Naffe kyetuva twebaza Katonda obutayosa, kubanga bwe mwafuna ekigambo kya Katonda, kye mwawulira okuva gyetuli, mwakikkiriza si ng'ekigambo ekya bantu, naye nga ddala kiri ekigambo kya Katonda, n'okukola ekikolera mu mmwe abakkiriza.
Explore 1 Abasessaloniika 2:13
Home
Bible
Plans
Videos