1
1 Abakkolinso 4:20
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Kubanga obwakabaka bwa Katonda tebuli mu bigambo bugambo, wabula mu maanyi.
Compare
Explore 1 Abakkolinso 4:20
2
1 Abakkolinso 4:5
Kale temusalanga musango gwa kigambo kyonna, ebiro nga tebinnatuuka, okutuusa Mukama waffe lw'alijja, alimulisa ebikwekebwa eby'omu kizikiza, era alirabisa okuteesa okw'omu mitima; buli muntu n'alyoka aweebwa ettendo lye eri Katonda.
Explore 1 Abakkolinso 4:5
3
1 Abakkolinso 4:2
Era kigwanira abawanika okubanga abeesigwa.
Explore 1 Abakkolinso 4:2
4
1 Abakkolinso 4:1
Omuntu asaanidde atutwalenga ng'abaweereza ba Kristo era abawanika b'ebyama bya Katonda.
Explore 1 Abakkolinso 4:1
Home
Bible
Plans
Videos