1
Makko 8:35
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Kubanga buli ayagala okulokola obulamu bwe alibubuza; na buli alibuza obulamu bwe ku lwange n'olw'enjiri alibulokola.
Porównaj
Przeglądaj Makko 8:35
2
Makko 8:36
Kubanga kimugasa ki omuntu okulya ensi zonna, n'okufiirwa obulamu bwe?
Przeglądaj Makko 8:36
3
Makko 8:34
N'ayita ebibiina n'abayigirizwa be, n'abagamba nti Omuntu bw'ayagala okungoberera, yeefiirize yekka, yeetikke omusalaba gwe, angoberere.
Przeglądaj Makko 8:34
4
Makko 8:37-38
Kubanga omuntu yandiwaddeyo ki okununula obulamu bwe? Kubanga buli ankwatirwa ensonyi nze n'ebigambo byange mu mirembe gino egy'obwenzi era emibi, n'Omwana w'omuntu alimukwatirwa ensonyi oyo lw'alijjira mu kitiibwa kya Kitaawe ne bamalayika abatukuvu.
Przeglądaj Makko 8:37-38
5
Makko 8:29
Ye n'ababuuza nti Naye mmwe mumpita ani? Peetero n'addamu n'amugamba nti Ggwe Kristo.
Przeglądaj Makko 8:29