1
Ekyamateeka Olwokubiri 4:29
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Naye nga muli eyo bwe munaanoonyanga Mukama Katonda wammwe, n'omutima gwammwe gwonna, n'obulamu bwammwe bwonna munaamulabanga.
Confronta
Esplora Ekyamateeka Olwokubiri 4:29
2
Ekyamateeka Olwokubiri 4:31
kubanga Mukama Katonda wo wa kusaasira; taakulekenga, so taakuzikirizenga, so teyeerabirenga ndagaano ya bajjajja bo gye yabalayirira.
Esplora Ekyamateeka Olwokubiri 4:31
3
Ekyamateeka Olwokubiri 4:24
Kubanga Mukama Katonda wo wa buggya, gwe muliro ogwokya.
Esplora Ekyamateeka Olwokubiri 4:24
4
Ekyamateeka Olwokubiri 4:9
“Kyokka weegendereze, weekuume emmeeme yo, nyiikira oleme okwerabira ebyo byonna amaaso go bye gaalaba, bireme okuva mu mutima gwo ennaku zonna ez'obulamu bwo; era bitegeezenga abaana bo ne bazzukulu bo
Esplora Ekyamateeka Olwokubiri 4:9
5
Ekyamateeka Olwokubiri 4:39
Kale manya leero, era okisse ku mwoyo, nga Mukama ye Katonda mu ggulu waggulu ne mu nsi wansi; tewali mulala.
Esplora Ekyamateeka Olwokubiri 4:39
6
Ekyamateeka Olwokubiri 4:7
Kubanga ggwanga ki eririna katonda abali okumpi nga Mukama Katonda waffe bw'ali, buli lwe tumukoowoola?
Esplora Ekyamateeka Olwokubiri 4:7
7
Ekyamateeka Olwokubiri 4:30
Bw'onoolabanga ennaku, era ebyo byonna nga bikujjidde, ku nkomerero onookomangawo eri Mukama Katonda wo, n'owulira eddoboozi lye
Esplora Ekyamateeka Olwokubiri 4:30
8
Ekyamateeka Olwokubiri 4:2
Temwongeranga ku kigambo kye mbalagira, so temukisalangako, mukwatenga ebiragiro bya Mukama Katonda wammwe bye mbalagira.
Esplora Ekyamateeka Olwokubiri 4:2