Ekyamateeka Olwokubiri 4:9
Ekyamateeka Olwokubiri 4:9 LBR
“Kyokka weegendereze, weekuume emmeeme yo, nyiikira oleme okwerabira ebyo byonna amaaso go bye gaalaba, bireme okuva mu mutima gwo ennaku zonna ez'obulamu bwo; era bitegeezenga abaana bo ne bazzukulu bo


