1
Matayo 16:24
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Awo Yesu n'agamba abayigirizwa be nti Omuntu bw'ayagala okujja ennyuma wange, yeefiirize yekka, yeetikke omusalaba gwe, angoberere.
Porównaj
Przeglądaj Matayo 16:24
2
Matayo 16:18
Nange nkugamba nti Ggwe Peetero, nange ndizimba ekkanisa yange ku lwazi luno: so n'emiryango egy'Emagombe tegirigiyinza.
Przeglądaj Matayo 16:18
3
Matayo 16:19
Ndikuwa ebisumuluzo by'okwakabaka obw'omu ggulu: kyonna kyonna ky'olisiba ku nsi kirisibibwa mu ggulu: kyonna kyonna ky'olisumulula ku nsi kirisumululibwa mu ggulu.
Przeglądaj Matayo 16:19
4
Matayo 16:25
Kubanga buli ayagala okulokola obulamu bwe alibubuza: na buli alibuza obulamu bwe ku lwange alibulaba.
Przeglądaj Matayo 16:25
5
Matayo 16:26
Kubanga omuntu kulimugasa kutya okulya ensi yonna, naye ng'afiiriddwa obulamu bwe? oba omuntu aliwaayo ki okununula obulamu bwe?
Przeglądaj Matayo 16:26
6
Matayo 16:15-16
N'abagamba nti Naye mmwe mumpita mutya? Simooni Peetero n'addamu n'agamba nti Ggwe Kristo, Omwana wa Katonda omulamu.
Przeglądaj Matayo 16:15-16
7
Matayo 16:17
Yesu n'addamu n'amugamba nti Olina omukisa, Simooni Ba-Yona: kubanga omubiri n'omusaayi tebyakubikkulira ekyo, wabula Kitange ali mu ggulu.
Przeglądaj Matayo 16:17