Abaruumi 8:16-17
Abaruumi 8:16-17 LBR
Omwoyo yennyini wamu n'Omwoyo gwaffe ategeeza nga tuli baana ba Katonda. Nga bwe tuli abaana, era tuli basika, abasika ba Katonda, era abasikira awamu ne Kristo; bwe tubonaabonera awamu, era tulyoke tuweerwe wamu ekitiibwa.





