Logotip de YouVersion
La BíbliaPlansVídeos
Aconsegueix l'aplicació
Selector d'idiomes
Icona de cerca

Versets bíblics populars de Matayo 15

1

Matayo 15:18-19

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

Naye ebifuluma mu kamwa, biva mu mutima; n'ebyo bye byonoona omuntu. Kubanga mu mutima mwe muva ebirowoozo ebibi, obussi, obwenzi, obukaba, obubbi, okuwaayiriza, n'okuvuma.

Compara

Explorar Matayo 15:18-19

2

Matayo 15:11

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

ekiyingira mu kamwa si kye kyonoona omuntu; naye ekiva mu kamwa, ekyo kye kyonoona omuntu.”

Compara

Explorar Matayo 15:11

3

Matayo 15:8-9

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

“‘Abantu bano banzisaamu ekitiibwa kya ku mimwa;’” “‘Naye omutima gwabwe gundi wala.’ ” “‘Naye bansinziza bwereere,’” “Bayigiriza amateeka g'abantu obuntu nga bye by'okukwata.”

Compara

Explorar Matayo 15:8-9

4

Matayo 15:28

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

Yesu n'alyoka addamu n'amugamba nti, “Ggwe omukazi, okukkiriza kwo kunene! Kibeere gy'oli nga bw'oyagala.” Muwala we n'awona okuva mu kiseera ekyo.

Compara

Explorar Matayo 15:28

5

Matayo 15:25-27

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

Naye omukazi n'ajja, n'amusinza, ng'agamba nti, “Mukama wange, nnyamba.” Yesu n'addamu n'agamba nti, “Si kirungi okuddira emmere y'abaana n'ogisuulira obubwa.” Naye omukazi n'agamba nti, “Weewaawo, Mukama wange, naye n'obubwa bulya ku bukunkumuka obugwa okuva ku mmeeza ya bakama baabwo.”

Compara

Explorar Matayo 15:25-27

Plans de lectura i devocionals gratuïts relacionats amb Matayo 15

Capítol anterior
Capítol següent
YouVersion

Animant-te i desafiant-te a buscar la intimitat amb Déu cada dia.

Ministeri

Sobre

Carreres

Fes-te voluntari

Blog

Premsa

Enllaços útils

Ajuda

Fer un donatiu

Versions de la Bíblia

Bíblia en àudio

Idiomes de la Bíblia

Verset del dia


Un Ministeri Digital de

Life.Church
Català

©2026 Life.Church / YouVersion

Política de privacitatCondicions d'ús
Programa de divulgació de vulnerabilitats
FacebookTwitterInstagramYouTubePinterest