Logotip de YouVersion
La BíbliaPlansVídeos
Aconsegueix l'aplicació
Selector d'idiomes
Icona de cerca

Versets bíblics populars de Ebikolwa by'Abatume 16

1

Ebikolwa by'Abatume 16:31

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

Ne bagamba nti, “Kkiriza Mukama waffe Yesu, onoolokoka ggwe n'ennyumba yo.”

Compara

Explorar Ebikolwa by'Abatume 16:31

2

Ebikolwa by'Abatume 16:25-26

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

Naye ekiro mu ttumbi Pawulo ne Siira bwe baali basaba, era nga bwe bayimbira Katonda, nga n'abasibe abalala bawuliriza, amangwago ne wabaawo ekikankano kinene n'emisingi gy'ekkomera ne gikankana. Amangwago enzigi zonna ne zigguka; n'ebyali bibasibye bonna ne bisumulukuka.

Compara

Explorar Ebikolwa by'Abatume 16:25-26

3

Ebikolwa by'Abatume 16:30

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

n'abafulumya ebweru n'agamba nti, “ Bassebo, kiŋŋwanidde kukola ki okulokolebwa?”

Compara

Explorar Ebikolwa by'Abatume 16:30

4

Ebikolwa by'Abatume 16:27-28

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

Omukuumi w'ekkomera n'azuukuka, bwe yalaba enzigi z'ekkomera nga zigguse n'asowola ekitala kye n'agenda okwetta, kubanga ng'alowooza nti abasibe babombye. Naye Pawulo n'ayogerera waggulu n'eddoboozi ddene ng'agamba nti, “Teweekola kabi: kubanga fenna tuli wano.”

Compara

Explorar Ebikolwa by'Abatume 16:27-28

Plans de lectura i devocionals gratuïts relacionats amb Ebikolwa by'Abatume 16

Capítol anterior
Capítol següent
YouVersion

Animant-te i desafiant-te a buscar la intimitat amb Déu cada dia.

Ministeri

Sobre

Carreres

Fes-te voluntari

Blog

Premsa

Enllaços útils

Ajuda

Fer un donatiu

Versions de la Bíblia

Bíblia en àudio

Idiomes de la Bíblia

Verset del dia


Un Ministeri Digital de

Life.Church
Català

©2026 Life.Church / YouVersion

Política de privacitatCondicions d'ús
Programa de divulgació de vulnerabilitats
FacebookTwitterInstagramYouTubePinterest