1
LUKKA 10:19
Luganda DC Bible 2003
LBwD03
Laba mbawadde obuyinza okulinnya ku misota ne ku njaba ez'obusagwa, era mbawadde okuwangula amaanyi gonna ag'omulabe. Tewali kintu na kimu kiribakolako kabi.
Параўнаць
Даследуйце LUKKA 10:19
2
LUKKA 10:41-42
Mukama waffe n'amuddamu nti: “Marita, Marita, weeraliikirira era otawaana mu bingi, naye ekyetaagibwa kiri kimu. Mariya nno ye alonze omugabo omulungi ogutalimuggyibwako.”
Даследуйце LUKKA 10:41-42
3
LUKKA 10:27
N'addamu nti: “Yagalanga Mukama Katonda wo n'omutima gwo gwonna, n'omwoyo gwo gwonna, n'amaanyi go gonna, n'amagezi go gonna. Era yagalanga muntu munno nga bwe weeyagala ggwe wennyini.”
Даследуйце LUKKA 10:27
4
LUKKA 10:2
N'abagamba nti: “Eby'okukungula bingi, naye abakozi batono. Kale musabe nnannyini byakukungula, asindike abakozi mu nnimiro ye.
Даследуйце LUKKA 10:2
5
LUKKA 10:36-37
“Ani ku abo abasatu, gw'olowooza nti ye yali munne w'oyo eyagwa mu batemu?” Omunnyonnyozi w'amateeka n'addamu nti: “Oyo eyamukwatirwa ekisa.” Awo Yesu n'amugamba nti: “Naawe genda okolenga bw'otyo.”
Даследуйце LUKKA 10:36-37
6
LUKKA 10:3
Mugende. Mbatuma nga muli ng'endiga ento mu misege.
Даследуйце LUKKA 10:3