Lukka 4:18-19
Lukka 4:18-19 LUG68
Omwoyo gwa Mukama guli ku nze, Kubanga yanfukako amafuta okubuulira abaavu ebigambo ebirungi: Antumye okutendera abanyage okuteebwa, N'okuzibula abazibe b'amaaso, Okubata ababetentebwa, Okutendera omwaka gwa Mukama ogwakkirizibwa.





