Okubala 3:12-13
Okubala 3:12-13 LBR
“Mu kifo ky'okutwala ababereberye ab'obulenzi mu baana ba Isiraeri, Nze ntuttemu Abaleevi okuba abange. Ababereberye bonna bange; okuviira ddala ku lunaku lwe nnattirako ababereberye bonna mu nsi y'e Misiri, nneeroboza ababereberye bonna mu Isiraeri, okuva mu bantu era n'ensolo. Banaabanga bange, Nze Mukama.”


