Logo YouVersion
Icona Cerca

Okubala 16:1-2

Okubala 16:1-2 LBR

Awo Koola, mutabani wa Izukali, Izukali mutabani wa Kokasi, asibuka mu Leevi, ng'ali wamu ne Dasani ne Abiraamu batabani ba Eriyaabu, ne Oni mutabani wa Peresi, ab'omu kika kya Lewubeeni, ne bawakanya obukulembeze bwa Musa. Ne beegattibwako Abaisiraeri abalala bibiri mu ataano (250), abakulembeze abaatiikirivu abaalondebwa mu kibiina.