1
Okubala 12:8
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Oyo njogera naye maaso n'amaaso, mu lwatu, so si mu bigambo bya ngero; n'enfaanana yange agiraba. Kale muyinza mutya obutatya kwogera bubi ku muddu wange Musa?”
Confronta
Esplora Okubala 12:8
2
Okubala 12:3
Naye omusajja Musa yali muwombeefu nnyo, okusinga abantu bonna abaali ku nsi yonna.
Esplora Okubala 12:3
3
Okubala 12:6
N'ayogera nti, “Muwulire nno ebigambo byange; mummwe bwe munaabangamu nnabbi, neeyolekanga gy'ali mu kwolesebwa oba nnaayongeranga naye mu kirooto.
Esplora Okubala 12:6
4
Okubala 12:7
Naye eri omuddu wange Musa si bwe kiri bwe kityo; oyo nnamukwasa ennyumba yange yonna.
Esplora Okubala 12:7