1
Eby'Abaleevi 26:12
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Era nnaabeereranga ddala mu mmwe, ne mbeera Katonda wammwe, nammwe munaabanga bantu bange.
Confronta
Esplora Eby'Abaleevi 26:12
2
Eby'Abaleevi 26:4
kale naabawanga enkuba yammwe mu ntuuko zaayo, n'ensi eneebalanga ekyengera kyayo, n'emiti egy'omu nnimiro ginaabalanga ebibala byagyo.
Esplora Eby'Abaleevi 26:4
3
Eby'Abaleevi 26:3
“Bwe munaatambuliranga mu mateeka gange ne mwekuumanga ebiragiro byange ne mubikola
Esplora Eby'Abaleevi 26:3
4
Eby'Abaleevi 26:6
Nabawanga emirembe mu nsi, era muneebakanga nga tewali abatiisa, era ndimalawo ensolo embi mu nsi, so tewaabenga ntalo mu nsi yammwe.
Esplora Eby'Abaleevi 26:6
5
Eby'Abaleevi 26:9
Era naabassangako omwoyo, ne muzaala, ne mwala; era naanywezanga endagaano yange nammwe.
Esplora Eby'Abaleevi 26:9
6
Eby'Abaleevi 26:13
Nze Mukama Katonda wammwe, eyabaggya mu nsi ey'e Misiri, muleme okuba abaddu baabwe; era nnagyawo ebisiba eby'ekigoligo kyammwe, ne mbatambuza nga muli ba ddembe.”
Esplora Eby'Abaleevi 26:13
7
Eby'Abaleevi 26:11
Era nnaabeeranga mu mmwe; so siibakyawenga.
Esplora Eby'Abaleevi 26:11
8
Eby'Abaleevi 26:1
“Temwekoleranga bifaananyi, so temwesimbiranga kifaananyi kyole, newakubadde ejjinja eriri mu butonde bwalyo, newakubadde ejjinja eryole okubivuunamiranga; kubanga nze Mukama Katonda wammwe.
Esplora Eby'Abaleevi 26:1
9
Eby'Abaleevi 26:10
Era munaalyanga ku bye mwakungula edda bye mwatereka, era munaafulumyanga ebyo ebinaabanga bikyasigaddewo olw'okuyingiza ebiggya.
Esplora Eby'Abaleevi 26:10
10
Eby'Abaleevi 26:8
Era abataano ku mmwe banaagobanga ekikumi, n'ekikumi ku mmwe banaagobanga omutwalo; n'abalabe bammwe munaabattanga n'ekitala.
Esplora Eby'Abaleevi 26:8
11
Eby'Abaleevi 26:5
Ebirime byammwe binaabalanga nnyo, ne muwuulanga eŋŋaano okutuuka ku kunoga emizabbibu, n'okunoga ne kutuuka mu kiseera eky'okusigiramu eŋŋaano. Munaalyanga emmere ne mukkuta.
Esplora Eby'Abaleevi 26:5
12
Eby'Abaleevi 26:7
Bwemunaalumbibwanga abalabe munaabattanga n'ekitala.
Esplora Eby'Abaleevi 26:7
13
Eby'Abaleevi 26:2
Mwekuumanga Ssabbiiti zange, ne mussangamu ekitiibwa awatukuvu wange: Nze Mukama.
Esplora Eby'Abaleevi 26:2