1
Ekyabalamuzi 2:10
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Era n'ab'omulembe ogwo bonna ne bafa. Ne waddawo ab'omulembe ogwaddirira, abataamanya Mukama, wadde ebyo bye yakolera Isiraeri.
Confronta
Esplora Ekyabalamuzi 2:10
2
Ekyabalamuzi 2:18
Buli Mukama lwe yabayimusizanga abalamuzi, Mukama n'abanga n'omulamuzi oyo, n'abawonyanga abalabe baabwe ebbanga lyonna omulamuzi oyo lye yamalanga nga mulamu; kubanga Mukama yabakwatiranga ekisa olw'okusinda kwabwe olw'abo ababeeraliikirizanga.
Esplora Ekyabalamuzi 2:18