1
Ekyamateeka Olwokubiri 7:9
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
Kale Tegeera nga Mukama Katonda wo ye Katonda yekka omwesigwa, akuuma endagaano ye era asaasira abo abamwagala era abeekuuma ebiragiro bye emirembe gyonna.
Confronta
Esplora Ekyamateeka Olwokubiri 7:9
2
Ekyamateeka Olwokubiri 7:6
Kubanga gw'oli ggwanga ttukuvu eri Mukama Katonda wo: Mukama Katonda wo yakulonda okuba eggwanga ery'envuma gy'ali okusinga mawanga gonna agali mu nsi.
Esplora Ekyamateeka Olwokubiri 7:6
3
Ekyamateeka Olwokubiri 7:8
naye kubanga Mukama abaagala, era kubanga ayagala okutuukiriza ekirayiro kye yalayirira bajjajjammwe, Mukama kyeyava abanunula okuva mu mukono gwa Falaawo Kabaka wa Misiri, mu nnyumba ey'obuddu, n'abaggyayo n'omukono ogw'amaanyi.
Esplora Ekyamateeka Olwokubiri 7:8
4
Ekyamateeka Olwokubiri 7:7
Mukama teyabassaako kwagala kwe, so teyabalonda, kubanga mwasinga eggwanga lyonna obungi; kubanga mwali batono okusinga amawanga gonna
Esplora Ekyamateeka Olwokubiri 7:7
5
Ekyamateeka Olwokubiri 7:14
Muliweebwa omukisa okusinga amawanga amalala gonna. Mu mmwe temuubeenga musajja oba mukazi mugumba, wadde ekisolo ekitazaala mu magana gammwe.
Esplora Ekyamateeka Olwokubiri 7:14