Makko 8:37-38
Makko 8:37-38 LBR
Kubanga omuntu yandiwaddeyo ki okununula obulamu bwe? Kubanga buli ankwatirwa ensonyi nze n'ebigambo byange mu mirembe gino egy'obwenzi era emibi, n'Omwana w'omuntu alimukwatirwa ensonyi oyo lw'alijjira mu kitiibwa kya Kitaawe ne bamalayika abatukuvu.”

