Lukka 4:18-19

Lukka 4:18-19 LBR

“Omwoyo gwa Mukama guli ku nze, Kubanga yanfukako amafuta okubuulira abaavu ebigambo ebirungi: Antumye okutegeeza abanyage okuteebwa, N'okuzibula abazibe b'amaaso, Okuta abanyigirizibwa, Okulangirira omwaka gwa Mukama ogwakkirizibwa.”