Ebikolwa by'Abatume 7:59-60

Ebikolwa by'Abatume 7:59-60 LBR

Ne bakuba amayinja Suteefano bwe yasaba n'agamba nti, “ Mukama wange Yesu, toola omwoyo gwange.” N'afukamira n'akaaba n'eddoboozi ddene nti, “Mukama wange, tobabalira kibi kino.” Bwe yamala okwogera ebyo naafa.