Ebikolwa by'Abatume 11:23-24

Ebikolwa by'Abatume 11:23-24 LBR

naye bwe yamala okutuuka n'alaba ekisa kya Katonda n'asanyuka, n'ababuulirira bonna nti, “ Mumalirire mu mutima okwekwata ku Mukama waffe.” Kubanga yali muntu mulungi, n'ajjula Omwoyo Omutukuvu n'okukkiriza. Ekibiina kinene ne kireetebwa eri Mukama waffe.