Ebikolwa by'Abatume 1:4-5
Ebikolwa by'Abatume 1:4-5 LBR
Awo bwe yakuŋŋaana nabo n'abalagira baleme okuva mu Yerusaalemi, naye balindirire okusuubiza kwa Kitaawe kwe baawulira okuva gy'ali: “ kubanga Yokaana yabatiza n'amazzi; naye mmwe mulibatizibwa n'Omwoyo Omutukuvu mu nnaku si nnyingi.”


