Logotip de YouVersion
La BíbliaPlansVídeos
Aconsegueix l'aplicació
Selector d'idiomes
Icona de cerca

Versets bíblics populars de ENTANDIKWA 9

1

ENTANDIKWA 9:12-13

Luganda Bible 2003

LB03

Katonda era n'agamba nti: “Kano ke kabonero ak'endagaano ey'emirembe n'emirembe, gye nkoze nammwe era na buli kitonde ekiramu ekiri nammwe: ntadde musoke ku bire, ye anaabanga akabonero ak'endagaano gye nkoze n'ensi.

Compara

Explorar ENTANDIKWA 9:12-13

2

ENTANDIKWA 9:16

Luganda Bible 2003

LB03

Musoke bw'anaalabikanga ku bire, nnaamulabanga ne nzijukira endagaano ey'emirembe n'emirembe, nze Katonda gye nkoze n'ebitonde byonna ebiri ku nsi.

Compara

Explorar ENTANDIKWA 9:16

3

ENTANDIKWA 9:6

Luganda Bible 2003

LB03

Buli atta omuntu, naye anattibwanga abantu, kubanga omuntu yatondebwa ng'afaanana Katonda.

Compara

Explorar ENTANDIKWA 9:6

4

ENTANDIKWA 9:1

Luganda Bible 2003

LB03

Katonda n'awa Noowa n'abaana be omukisa, n'abagamba nti: “Muzaale nnyo, mweyongere obungi, mujjuze ensi.

Compara

Explorar ENTANDIKWA 9:1

5

ENTANDIKWA 9:3

Luganda Bible 2003

LB03

Byonna munaabiryanga. Mbibawadde, nga bwe n'abawa ebimera byonna, bibeerenga emmere yammwe.

Compara

Explorar ENTANDIKWA 9:3

6

ENTANDIKWA 9:2

Luganda Bible 2003

LB03

Ensolo zonna n'ebibuuka mu bbanga na buli kiramu kyonna ekiri mu nnyanja, binaabatyanga. Biteekeddwa mu buyinza bwammwe.

Compara

Explorar ENTANDIKWA 9:2

7

ENTANDIKWA 9:7

Luganda Bible 2003

LB03

Era mmwe muzaale nnyo, mube n'abaana bangi ku nsi, mugibune.”

Compara

Explorar ENTANDIKWA 9:7

Capítol anterior
Capítol següent
YouVersion

Animant-te i desafiant-te a buscar la intimitat amb Déu cada dia.

Ministeri

Sobre

Carreres

Fes-te voluntari

Blog

Premsa

Enllaços útils

Ajuda

Fer un donatiu

Versions de la Bíblia

Bíblia en àudio

Idiomes de la Bíblia

Verset del dia


Un Ministeri Digital de

Life.Church
Català

©2026 Life.Church / YouVersion

Política de privacitatCondicions d'ús
Programa de divulgació de vulnerabilitats
FacebookTwitterInstagramYouTubePinterest