Logotip de YouVersion
La BíbliaPlansVídeos
Aconsegueix l'aplicació
Selector d'idiomes
Icona de cerca

Versets bíblics populars de ENTANDIKWA 7

1

ENTANDIKWA 7:1

Luganda DC Bible 2003

LBwD03

Mukama n'agamba Noowa nti: “Yingira mu lyato n'ab'omu nnyumba yo bonna, kubanga ndabye ng'oli mutuukirivu mu maaso gange, mu mulembe guno.

Compara

Explorar ENTANDIKWA 7:1

2

ENTANDIKWA 7:24

Luganda DC Bible 2003

LBwD03

Amazzi ne gatakendeera okumala ennaku kikumi mu ataano.

Compara

Explorar ENTANDIKWA 7:24

3

ENTANDIKWA 7:11

Luganda DC Bible 2003

LBwD03

Mu mwaka ogw'olukaaga ogw'obulamu bwa Noowa, ku lunaku olw'ekkumi n'omusanvu, mu mwezi ogwokubiri, ensulo zonna ez'omu guyanja, ne zizibukuka, n'ebituli byonna eby'oku ggulu ne bigguka.

Compara

Explorar ENTANDIKWA 7:11

4

ENTANDIKWA 7:23

Luganda DC Bible 2003

LBwD03

Mukama n'azikiriza ebiramu byonna ku nsi: abantu n'ensolo n'ebyewalula ku ttaka, n'ebibuuka mu bbanga. Noowa n'asigalawo yekka, n'abo abaali naye mu lyato.

Compara

Explorar ENTANDIKWA 7:23

5

ENTANDIKWA 7:12

Luganda DC Bible 2003

LBwD03

Enkuba n'etandika okutonnya ku nsi, okumala ennaku amakumi ana, emisana n'ekiro.

Compara

Explorar ENTANDIKWA 7:12

Capítol anterior
Capítol següent
YouVersion

Animant-te i desafiant-te a buscar la intimitat amb Déu cada dia.

Ministeri

Sobre

Carreres

Fes-te voluntari

Blog

Premsa

Enllaços útils

Ajuda

Fer un donatiu

Versions de la Bíblia

Bíblia en àudio

Idiomes de la Bíblia

Verset del dia


Un Ministeri Digital de

Life.Church
Català

©2026 Life.Church / YouVersion

Política de privacitatCondicions d'ús
Programa de divulgació de vulnerabilitats
FacebookTwitterInstagramYouTubePinterest