Logotip de YouVersion
La BíbliaPlansVídeos
Aconsegueix l'aplicació
Selector d'idiomes
Icona de cerca

Versets bíblics populars de Olubereberye 26

1

Olubereberye 26:3

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

EEEE

Beera mu nsi gye ndikulaga, nnaabeeranga naawe, n’akuwanga omukisa kubanga gwe n’abaana bo ndibawa ensi zino zonna, era ndituukiriza ekirayiro kye nalayirira kitaawo Ibulayimu.

Compara

Explorar Olubereberye 26:3

2

Olubereberye 26:4-5

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

EEEE

Ndyaza abaana b’enda yo ne baba ng’emmunyeenye ez’eggulu, era ndibawa n’ensi zino zonna. Era mu bo amawanga gonna ag’oku nsi mwe galiweerwa omukisa; kubanga Ibulayimu yagondera eddoboozi lyange, n’akwata bye namukuutira, n’ebiragiro byange, n’ebigambo byange awamu n’amateeka gange.”

Compara

Explorar Olubereberye 26:4-5

3

Olubereberye 26:22

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

EEEE

Awo n’avaayo n’asima oluzzi olulala, olwo lwo ne bataluyombera, kyeyava alutuuma Lekobosi, ng’agamba nti, “Kubanga kaakano MUKAMA atuwadde ebbanga, era tujja kukulaakulanira muno.”

Compara

Explorar Olubereberye 26:22

4

Olubereberye 26:2

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

EEEE

Ne MUKAMA n’amulabikira, n’amugamba nti, “Toserengeta Misiri, beera mu nsi gye ndikulaga.

Compara

Explorar Olubereberye 26:2

5

Olubereberye 26:25

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

EEEE

Awo n’azimbawo ekyoto n’akoowoola erinnya lya MUKAMA, n’asimba eyo eweema ye. Era n’eyo abaddu be ne basimayo oluzzi.

Compara

Explorar Olubereberye 26:25

Capítol anterior
Capítol següent
YouVersion

Animant-te i desafiant-te a buscar la intimitat amb Déu cada dia.

Ministeri

Sobre

Carreres

Fes-te voluntari

Blog

Premsa

Enllaços útils

Ajuda

Fer un donatiu

Versions de la Bíblia

Bíblia en àudio

Idiomes de la Bíblia

Verset del dia


Un Ministeri Digital de

Life.Church
Català

©2026 Life.Church / YouVersion

Política de privacitatCondicions d'ús
Programa de divulgació de vulnerabilitats
FacebookTwitterInstagramYouTubePinterest