Logotip de YouVersion
La BíbliaPlansVídeos
Aconsegueix l'aplicació
Selector d'idiomes
Icona de cerca

Versets bíblics populars de Olubereberye 18

1

Olubereberye 18:14

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

EEEE

Waliwo ekirema MUKAMA? Omwaka ogujja, mu kiseera kyennyini, ndikomawo gy’oli, ne Saala alizaala omwana owoobulenzi.”

Compara

Explorar Olubereberye 18:14

2

Olubereberye 18:12

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

EEEE

Awo Saala n’asekera muli ng’agamba nti, “Nga nkaddiye, nga ne baze akaddiye, ndisanyusibwa?”

Compara

Explorar Olubereberye 18:12

3

Olubereberye 18:18

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

EEEE

Ibulayimu agenda kufuuka eggwanga eddene, ery’amaanyi, era mu ye, amawanga gonna mwe galiweerwa omukisa.

Compara

Explorar Olubereberye 18:18

4

Olubereberye 18:23-24

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

EEEE

Awo Ibulayimu n’amusemberera n’agamba nti, “Ddala olizikiriza abatuukirivu awamu n’ababi? Singa mu kibuga mulimu abatuukirivu amakumi ataano onookizikiriza n’otokisonyiwa olw’abatuukirivu amakumi ataano abakirimu?

Compara

Explorar Olubereberye 18:23-24

5

Olubereberye 18:26

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

EEEE

MUKAMA n’agamba nti, “Bwe nnaasanga mu Sodomu abatuukirivu amakumi ataano mu kibuga omwo nzija kusonyiwa ekibuga kyonna ku lwabwe.”

Compara

Explorar Olubereberye 18:26

Capítol anterior
Capítol següent
YouVersion

Animant-te i desafiant-te a buscar la intimitat amb Déu cada dia.

Ministeri

Sobre

Carreres

Fes-te voluntari

Blog

Premsa

Enllaços útils

Ajuda

Fer un donatiu

Versions de la Bíblia

Bíblia en àudio

Idiomes de la Bíblia

Verset del dia


Un Ministeri Digital de

Life.Church
Català

©2026 Life.Church / YouVersion

Política de privacitatCondicions d'ús
Programa de divulgació de vulnerabilitats
FacebookTwitterInstagramYouTubePinterest