Logotip de YouVersion
La BíbliaPlansVídeos
Aconsegueix l'aplicació
Selector d'idiomes
Icona de cerca

Versets bíblics populars de Abaruumi 11

1

Abaruumi 11:36

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

Kubanga byonna biva gy'ali, era biyita gy'ali, era bituuka gy'ali. Ekitiibwa kibeerenga gy'ali emirembe gyonna. Amiina.

Compara

Explorar Abaruumi 11:36

2

Abaruumi 11:33

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

Obuziba bw'obugagga obw'amagezi n'obw'okumanya kwa Katonda tomanyi bwe buli! emisango gye nga tegikeberekeka, n'amakubo ge nga tegekkaanyizika!

Compara

Explorar Abaruumi 11:33

3

Abaruumi 11:34

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

“Kubanga ani eyali ategedde ebirowoozo bya Mukama? Oba ani eyali amuwadde amagezi?”

Compara

Explorar Abaruumi 11:34

4

Abaruumi 11:5-6

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

Kale bwe kityo era ne mu biro bino waliwo ekitundu ekyafikkawo abaalondebwa olw'ekisa. Naye bwe kibanga lwa kisa, olwo kiba nti si lwa bikolwa; kuba olwo ekisa kiba tekikyali kisa nate.

Compara

Explorar Abaruumi 11:5-6

5

Abaruumi 11:17-18

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

Naye oba ng'amatabi agamu gaawogolebwako, naawe, eyali omuzeyituuni ogw'omu nsiko, n'osimbibwa mu kifo kyago, ogabane ku bugagga obw'omuzeyituuni; teweenyumiririzanga ku matabi ago. Bw'oba weenyumiriza, jjukira nti si ggwe owanirira ekikolo, naye ekikolo kye kiwanirira ggwe.

Compara

Explorar Abaruumi 11:17-18

Plans de lectura i devocionals gratuïts relacionats amb Abaruumi 11

Capítol anterior
Capítol següent
YouVersion

Animant-te i desafiant-te a buscar la intimitat amb Déu cada dia.

Ministeri

Sobre

Carreres

Fes-te voluntari

Blog

Premsa

Enllaços útils

Ajuda

Fer un donatiu

Versions de la Bíblia

Bíblia en àudio

Idiomes de la Bíblia

Verset del dia


Un Ministeri Digital de

Life.Church
Català

©2026 Life.Church / YouVersion

Política de privacitatCondicions d'ús
Programa de divulgació de vulnerabilitats
FacebookTwitterInstagramYouTubePinterest