Logotip de YouVersion
La BíbliaPlansVídeos
Aconsegueix l'aplicació
Selector d'idiomes
Icona de cerca

Versets bíblics populars de Makko 3

1

Makko 3:35

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

Kubanga buli muntu yenna akola Katonda by'ayagala, oyo ye muganda wange, ye mwannyinaze, ye mmange.”

Compara

Explorar Makko 3:35

2

Makko 3:28-29

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

Mazima, mbagamba nti, Abaana b'abantu balisonyiyibwa ebibi byabwe byonna, n'obuvvoozi bwabwe bwe balivvoola bwonna; naye oyo yenna anavvoolanga Omwoyo Omutukuvu talina kusonyiyibwa emirembe n'emirembe, naye aba azzizza omusango ogw'ekibi eky'emirembe n'emirembe.”

Compara

Explorar Makko 3:28-29

3

Makko 3:24-25

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

Obwakabaka bwe bwawukanamu bwo bwokka, obwakabaka obwo tebuyinza kuyimirira. N'ennyumba bw'eyawukanamu yo yokka, ennyumba eyo teriyinza kuyimirira.

Compara

Explorar Makko 3:24-25

4

Makko 3:11

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

Era emyoyo emibi buli lwe gyamulabanga ne gigwa mu maaso ge ne gikaaba nga gigamba nti, “Ggwe Mwana wa Katonda.”

Compara

Explorar Makko 3:11

Plans de lectura i devocionals gratuïts relacionats amb Makko 3

Capítol anterior
Capítol següent
YouVersion

Animant-te i desafiant-te a buscar la intimitat amb Déu cada dia.

Ministeri

Sobre

Carreres

Fes-te voluntari

Blog

Premsa

Enllaços útils

Ajuda

Fer un donatiu

Versions de la Bíblia

Bíblia en àudio

Idiomes de la Bíblia

Verset del dia


Un Ministeri Digital de

Life.Church
Català

©2026 Life.Church / YouVersion

Política de privacitatCondicions d'ús
Programa de divulgació de vulnerabilitats
FacebookTwitterInstagramYouTubePinterest