Logotip de YouVersion
La BíbliaPlansVídeos
Aconsegueix l'aplicació
Selector d'idiomes
Icona de cerca

Versets bíblics populars de Olubereberye 11

1

Olubereberye 11:6-7

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

Mukama n'ayogera nti, “Laba, abantu bano lye ggwanga limu, bonna balina olulimi lumu; kino kye baagala era kye batandise okukola tekijja kubalema. Kale nno, tukke, tutabuletabule olulimi lwabwe, baleme kutegeragana.”

Compara

Explorar Olubereberye 11:6-7

2

Olubereberye 11:4

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

Ne bagamba nti, “Kale nno, twezimbire ekibuga ekirimu omunaala ogutuuka mu ggulu, twekolere erinnya; tuleme okusaasaanira ddala ewala mu nsi zonna.”

Compara

Explorar Olubereberye 11:4

3

Olubereberye 11:9

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

Erinnya ly'ekibuga kye lyava liyitibwa Baberi; kubanga eyo Mukama gye yatabuliratabulira olulimi lw'ensi zonna; n'okuva awo Mukama n'abasaasaanyiza ddala okubuna ensi zonna.

Compara

Explorar Olubereberye 11:9

4

Olubereberye 11:1

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

Abantu ab'omu nsi yonna baalina olulimi lumu n'enjogera emu.

Compara

Explorar Olubereberye 11:1

5

Olubereberye 11:5

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

Mukama n'akka okulaba ekibuga n'omunaala, abaana b'abantu bye bazimba.

Compara

Explorar Olubereberye 11:5

6

Olubereberye 11:8

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

Bw'atyo Mukama n'abasaasaanyiza ddala okubuna ensi zonna; ne balekera awo okuzimba ekibuga.

Compara

Explorar Olubereberye 11:8

Capítol anterior
Capítol següent
YouVersion

Animant-te i desafiant-te a buscar la intimitat amb Déu cada dia.

Ministeri

Sobre

Carreres

Fes-te voluntari

Blog

Premsa

Enllaços útils

Ajuda

Fer un donatiu

Versions de la Bíblia

Bíblia en àudio

Idiomes de la Bíblia

Verset del dia


Un Ministeri Digital de

Life.Church
English (US)

©2025 Life.Church / YouVersion

Política de privacitatCondicions d'ús
Programa de divulgació de vulnerabilitats
FacebookTwitterInstagramYouTubePinterest

Inici

La Bíblia

Plans

Vídeos