Logotip de YouVersion
La BíbliaPlansVídeos
Aconsegueix l'aplicació
Selector d'idiomes
Icona de cerca

Versets bíblics populars de Ebikolwa by'Abatume 5

1

Ebikolwa by'Abatume 5:29

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

Naye Peetero n'abatume ne baddamu ne bagamba nti, “ Kigwana okuwulira Katonda okusinga abantu.

Compara

Explorar Ebikolwa by'Abatume 5:29

2

Ebikolwa by'Abatume 5:42

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

Buli lunaku mu Yeekaalu ne mu nnyumba eka tebaayosanga kuyigirizanga n'okubuuliranga Yesu nga ye Kristo.

Compara

Explorar Ebikolwa by'Abatume 5:42

3

Ebikolwa by'Abatume 5:3-5

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

Naye Peetero n'agamba Ananiya nti, “ Lwaki Setaani ajjudde mu mutima gwo, okulimba Omwoyo Omutukuvu, ne weeterekerako ku muwendo gw'ennimiro? Bwe yali eyo, teyali yiyo? Era bwe yamala okutundibwa, teyali mu buyinza bwo? Lwaki oteeseezza mu mutima gwo okukola bw'otyo? Tolimbye bantu, wabula Katonda.” Ananiya bwe yawulira ebigambo ebyo, n'agwa n'afiirawo. Entiisa nnyingi n'ekwata bonna abaakiwulira.

Compara

Explorar Ebikolwa by'Abatume 5:3-5

4

Ebikolwa by'Abatume 5:38-39

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

Ne kaakano mbagamba nti, ‘ Mwebalame abantu bano, mubaleke,’ kubanga okuteesa kuno n'omulimu guno oba nga bivudde mu bantu, birizikirira; naye oba nga bya Katonda, temuyinza kubizikiriza; muleme okulabika ng'abalwana ne Katonda.”

Compara

Explorar Ebikolwa by'Abatume 5:38-39

Plans de lectura i devocionals gratuïts relacionats amb Ebikolwa by'Abatume 5

Capítol anterior
Capítol següent
YouVersion

Animant-te i desafiant-te a buscar la intimitat amb Déu cada dia.

Ministeri

Sobre

Carreres

Fes-te voluntari

Blog

Premsa

Enllaços útils

Ajuda

Fer un donatiu

Versions de la Bíblia

Bíblia en àudio

Idiomes de la Bíblia

Verset del dia


Un Ministeri Digital de

Life.Church
Català

©2026 Life.Church / YouVersion

Política de privacitatCondicions d'ús
Programa de divulgació de vulnerabilitats
FacebookTwitterInstagramYouTubePinterest