1
Ebikolwa by'Abatume 14:15
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
nga bagamba nti, “ Abasajja, kiki ekibakoza ebyo? Naffe tuli bantu abakwatibwa byonna nga mmwe, era tubabuulira ebigambo ebirungi muleke ebyo ebitaliimu mukyukire Katonda omulamu, eyakola eggulu n'ensi n'ennyanja n'ebintu byonna ebirimu
Compara
Explorar Ebikolwa by'Abatume 14:15
2
Ebikolwa by'Abatume 14:9-10
Oyo n'awulira Pawulo ng'ayogera: naye n'amwekaliriza amaaso n'alaba ng'alina okukkiriza okulokoka, n'ayogera n'eddoboozi ddene nti, “ Yimirira ku bigere byo, weegolole. N'abuuka n'atambula.”
Explorar Ebikolwa by'Abatume 14:9-10
3
Ebikolwa by'Abatume 14:23
Bwe baamala okulondera abakadde mu buli kkanisa n'okusaba n'okusiiba, ne babasigira Mukama waffe gwe bakkiriza.
Explorar Ebikolwa by'Abatume 14:23