1
Yokaana 20:21-22
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Awo Yesu n'abagamba nate nti Emirembe gibe mu mmwe: nga Kitange bwe yantuma nze, nange bwe ntyo mbasindika mmwe. Bwe yamala okwogera ekyo, n'abassiza omukka, n'abagamba nti Mutoole Omwoyo Omutukuvu
对照
探索 Yokaana 20:21-22
2
Yokaana 20:29
Yesu n'amugamba nti Kubanga ondabye, kyovudde okkiriza; balina omukisa abakkiriza nga tebaliiko kye balabye.
探索 Yokaana 20:29
3
Yokaana 20:27-28
Awo n'agamba Tomasi nti Leeta wano olunwe lwo olabe ebibatu byange; era oleete n'omukono gwo, ogusse mu mbiriizi zange; oleme okuba atakkiriza naye akkiriza. Tomasi n'addamu n'amugamba nti Ggwe Mukama wange, era Katonda wange.
探索 Yokaana 20:27-28
主页
圣经
计划
视频