1
Abaruumi 7:25
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
EEEE
Kyokka Katonda yeebazibwe mu Yesu Kristo Mukama waffe. Nze kennyini mu birowoozo byange, ndi muddu w’amateeka ga Katonda era gwe mpeereza, newaakubadde ng’okwegomba kwange okw’omubiri, mpeereza etteeka ly’ekibi.
موازنہ
تلاش Abaruumi 7:25
2
Abaruumi 7:18
Mmanyi nga mu nze, temuli kalungi n’akamu. Ne bwe njagala okukola ekirungi, tewali kirungi kye nkola.
تلاش Abaruumi 7:18
3
Abaruumi 7:19
Ekirungi kye njagala okukola si kye nkola, naye ekibi kye saagala kye nkola.
تلاش Abaruumi 7:19
4
Abaruumi 7:20
Naye obanga kye saagala kye nkola, si nze mba nkikola, wabula ekibi ekibeera mu nze.
تلاش Abaruumi 7:20
5
Abaruumi 7:21-22
Noolwekyo nzudde mu mateeka nga bwe njagala okukola ebirungi, ekibi kimbeera kumpi. Mu nze mu muntu ow’omunda njagala nnyo okugondera amateeka ga Katonda.
تلاش Abaruumi 7:21-22
6
Abaruumi 7:16
Newaakubadde nga nkola kye mmanyi nga kikyamu, nzikiriza ng’amateeka malungi.
تلاش Abaruumi 7:16