1
Makko 9:23
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
Yesu n'amugamba nti, “Oba ng'oyinza! byonna biyinzika eri akkiriza.”
Муқоиса
Explore Makko 9:23
2
Makko 9:24
Amangwago kitaawe w'omwana n'ayogerera waggulu, n'agamba nti, “ Nzikirizza saasira obutakkiriza bwange.”
Explore Makko 9:24
3
Makko 9:28-29
Awo bwe yayingira mu nnyumba, abayigirizwa be ne bamubuuza mu kyama nti, “ Lwaki ffe tetwayinzizza kumugoba?” N'abagamba nti, “Engeri eno teyinzika kugenda nakirala awatali kusaba na kusiiba.”
Explore Makko 9:28-29
4
Makko 9:50
Omunnyo mulungi: naye omunnyo bwe guggwaamu ensa mulizzaamu ki? Mmwe mubeere n'omunnyo munda wammwe, mutabagane mwekka na mwekka.”
Explore Makko 9:50
5
Makko 9:37
“Buli anakkirizanga omu ku baana abato abaliŋŋanga ono, mu linnya lyange, ng'akkirizza nze: na buli muntu yenna anzikiriza nze, takkiriza nze, wabula oli eyantuma.”
Explore Makko 9:37
6
Makko 9:41
Kubanga buli muntu anaabanywesanga mmwe ekikompe ky'amazzi kubanga muli ba Kristo, mazima mbagamba nti talibulwa mpeera ye n'akatono.
Explore Makko 9:41
7
Makko 9:42
Na buli muntu aneesittazanga omu ku abo abato abanzikiriza, waakiri oyo okusibibwa olubengo olunene mu bulago bwe asuulibwe mu nnyanja.
Explore Makko 9:42
8
Makko 9:47
N'eriiso lyo bwe likwesittazanga, oliggyangamu; waakiri ggwe okuyingira mu bwakabaka bwa Katonda ng'oli wa ttulu, okusinga okusuulibwa mu Ggeyeena, ng'olina amaaso gombi
Explore Makko 9:47
YouVersion uses cookies to personalize your experience. By using our website, you accept our use of cookies as described in our Privacy Policy
Асосӣ
Китоби Муқаддас
Нақшаҳо
Видео