1
Lukka 15:20
EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI
LBR
N'agolokoka n'agenda eri kitaawe. Naye yali ng'akyali wala, kitaawe n'amulengera, n'amusaasira, n'adduka, n'amugwa mu kifuba, n'amunywegera nnyo.
Муқоиса
Lukka 15:20 омӯзед
2
Lukka 15:24
kubanga omwana wange ono yali afudde, azuukidde; yali azaaye, azaawuse. Ne batandika okusanyuka.”
Lukka 15:24 омӯзед
3
Lukka 15:7
Mbagamba nti Bwe kityo linaabanga ssanyu mu ggulu olw'oyo alina ebibi omu eyeenenya, okusinga abatuukirivu ekyenda mu omwenda (99), abateetaaga kwenenya.”
Lukka 15:7 омӯзед
4
Lukka 15:18
N'agolokoka ne ŋŋenda eri kitange, mmugambe nti Kitange, nnyonoonye eri eggulu ne mu maaso go
Lukka 15:18 омӯзед
5
Lukka 15:21
Oyo omwana n'amugamba nti, Kitange, nnyonoonye eri eggulu ne mu maaso go; sikyasaana kuyitibwa mwana wo.
Lukka 15:21 омӯзед
6
Lukka 15:4
“Muntu ki ku mmwe alina endiga ekikumi (100), bw'abulwako emu, ataleka ziri ekyenda mu omwenda (99) ku ttale, n'agenda okunoonya eri eyabuze, okutuusa lw'aligiraba?
Lukka 15:4 омӯзед
Асосӣ
Китоби Муқаддас
Нақшаҳо
Видео