ENTANDIKWA 49:24-25

ENTANDIKWA 49:24-25 LBWD03

Naye omutego gwe ne gunywerera ddala, emikono gye ne giweebwa amaanyi agava eri ow'Obuyinza Katonda wa Yakobo, Omusumba era Omukuumi wa Yisirayeli. Oyo Ye Katonda wa kitaawo, era Ye anaakuyambanga. Ye Muyinzawaabyonna anaakuwanga omukisa n'emikisa egiva waggulu mu ggulu, n'emikisa egiva wansi mu ttaka, n'emikisa egy'okuzaala n'okuyonsa.

Читать ENTANDIKWA 49

Видео по ENTANDIKWA 49:24-25

Бесплатные планы чтения и наставления по теме ENTANDIKWA 49:24-25