OKUVA E MISIRI 17:11-12

OKUVA E MISIRI 17:11-12 LBWD03

Musa bwe yayimusanga emikono gye, Abayisirayeli ne bawangula. Bwe yassanga wansi emikono gye, Abameleki ne bawangula. Naye emikono gya Musa ne gitendewererwa. Arooni ne Kuri ne bamuleetera ejjinja n'alituulako. Bo ne bamuyimirira erudda n'erudda, ne bawanirira emikono gye okuginywereza waggulu okutuusa enjuba okugwa.

Читать OKUVA E MISIRI 17

Бесплатные планы чтения и наставления по теме OKUVA E MISIRI 17:11-12