Логотип YouVersion
БиблияПланыВидео
Скачать приложение
Выбор языка
Иконка поиска

Известные библейские стихи из Ebik 5

1

Ebik 5:29

BIBULIYA ENTUKUVU

BIBU1

Petero n'abatume ne babaddamu nti: “Tuteekwa okuwulira Katonda okusinga abantu.

Сравнить

Изучить Ebik 5:29

2

Ebik 5:42

BIBULIYA ENTUKUVU

BIBU1

Ate buli lunaku mu Kiggwa n'awaka nga tebayosa kuyigiriza n'okulangirira Kristu Yezu.

Сравнить

Изучить Ebik 5:42

3

Ebik 5:3-5

BIBULIYA ENTUKUVU

BIBU1

Petero n'amugamba nti: “Ananiya, Sitaani lwaki ajjuzizza omutima gwo okulimba Mwoyo Mutuukirivu ne weesigalizaako ekitundu ku muwendo ogutundiddwa mu nnimiro? Bw'ebadde tennatundibwa, tebadde yiyo? Bw'emaze okutundibwa, tebadde mu buyinza bwo? Lwaki nno olowoozezza ekigambo ekyo mu mutima gwo? Tolimbye bantu, wabula Katonda.” Ananiya olwawulira ebigambo ebyo, n'agwa wansi, n'akalirawo. Ensisi ey'amaanyi n'ekwata bonna abaakiwulira.

Сравнить

Изучить Ebik 5:3-5

4

Ebik 5:38-39

BIBULIYA ENTUKUVU

BIBU1

Kale nno kyenva mbagamba nti abantu bano mubaveeko, mubaleke, kubanga entegeka eno n'omulimu guno obanga bya bantu, bijja kuzikirira. Naye obanga biva wa Katonda, temujja kusobola kubizikiriza; ate mpozzi mujja kwesanga nga mulwanyisa Katonda.”

Сравнить

Изучить Ebik 5:38-39

Бесплатные планы чтения и наставления по теме Ebik 5

Предыдущая глава
Следующая глава
YouVersion

Поощряем и призываем вас искать близких отношений с Богом каждый день.

Служение

О нас

Вакансии

Стать волонтёром

Блог

Уголок прессы

Полезные ссылки

Помощь

Сделать пожертвование

Переводы Библии

Аудио-Библии

Языки текста Библии

Стих дня


Цифровое служение

Life.Church
English (US)

©2025 Life.Church / YouVersion

Политика конфиденциальностиУсловия
Программа раскрытия уязвимостей
FacebookTwitterInstagramYouTubePinterest

Главная

Библия

Планы

Видео