Logo YouVersion
BibliaPlanyNagrania wideo
Pobierz aplikację
Wybór języka
Ikona wyszukiwania

Popularne wersety biblijne z Zekkaliya 9

1

Zekkaliya 9:9

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

LUG68

Sanyuka nnyo, ggwe omuwala wa Sayuuni: yogerera waggulu, ggwe omuwala wa Yerusaalemi; laba, kabaka wo ajja gy'oli; ye mutuukirivu era alina obulokozi; muwombeefu era nga yeebagadde endogoyi, n'akayana omwana gw'endogoyi.

Porównaj

Przeglądaj Zekkaliya 9:9

2

Zekkaliya 9:10

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

LUG68

Era Efulayimu ndimuggyako eggaali, ne Yerusaalemi ndikiggyako embalaasi, n'omutego ogw'olutalo guliggibwako; era oyo aligabulira amawanga emirembe; n'okufuga kwe kuliva ku nnyanja okutuuka ku nnyanja, era kuliva ku Mugga okutuuka ku nkomerero z'ensi.

Porównaj

Przeglądaj Zekkaliya 9:10

3

Zekkaliya 9:16

Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya

LUG68

Era Mukama Katonda waabwe alibalokola ku lunaku luli ng'ekisibo ky'abantu be; kuba baliba ng'amayinja ag'engule, agayimusibwa waggulu ku nsi ye.

Porównaj

Przeglądaj Zekkaliya 9:16

Poprzedni rozdział
Następny rozdział
YouVersion

Zachęcanie i wzywanie cię do codziennego szukania bliskości z Bogiem.

Misja

O YouVersion

Praca

Wolontariat

Blog

Prasa

Przydatne linki

Pomoc

Wesprzyj

Przekłady Biblii

Biblie audio

Języki Biblii

Werset dnia


Cyfrowa misja

Life.Church
Polski

©2026 Life.Church / YouVersion

Polityka prywatnościRegulamin
Program ujawniania luk w zabezpieczeniach
FacebookTwitterInstagramYoutubePinterest