1
Lukka 2:11
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
kubanga leero azaaliddwa gye muli Omulokozi mu kibuga kya Dawudi, ye Kristo Mukama waffe.
Porównaj
Przeglądaj Lukka 2:11
2
Lukka 2:10
Malayika n'abagamba nti Temutya; kubanga, laba, mbaleetera ebigambo ebirungi eby'essanyu eringi eririba eri abantu bonna
Przeglądaj Lukka 2:10
3
Lukka 2:14
Ekitiibwa kibe eri Katonda waggulu ennyo; Ne mu nsi emirembe gibe mu bantu abasiimibwa.
Przeglądaj Lukka 2:14
4
Lukka 2:52
Awo Yesu ne yeeyongerangako amagezi n'okukula, ne mu kisa eri Katonda n'eri abantu.
Przeglądaj Lukka 2:52
5
Lukka 2:12
Kano ke kabonero gye muli; munaalaba omwana omuwere ng'abikkiddwa mu ngoye ez'obwana obuwere ng'azazikiddwa mu kisibo.
Przeglądaj Lukka 2:12
6
Lukka 2:8-9
Waaliwo abasumba mu nsi eyo abaatuulanga ku ttale, nga bakuuma ekisibo kyabwe ekiro mu mpalo. Awo malayika wa Mukama n'ayimirira we baali, n'ekitiibwa kya Mukama ne kibeetooloola nga kimasamasa, ne batya nnyo.
Przeglądaj Lukka 2:8-9