1
Koseya 9:17
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Katonda wange alibasuula kubanga tebaamuwulira: era baliba mmomboze mu mawanga.
Porównaj
Przeglądaj Koseya 9:17
2
Koseya 9:1
Tosanyuka, ai Isiraeri, n'essanyu ng'amawanga; kubanga ogenze ng'oyenda okuva ku Katonda wo, weegomba empeera ku buli gguuliro.
Przeglądaj Koseya 9:1
3
Koseya 9:7
Ennaku ez'okubonererezaamu zituuse, ennaku ez'okusasuliramu zituuse; Isiraeri alikimanya: nnabbi musirusiru, omusajja alina omwoyo alaluse, olw'olufulube lw'obutali butuukirivu bwo, era okubanga obulabe bungi.
Przeglądaj Koseya 9:7