1
Kaabakuuku 1:5
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Mulabe mu mawanga, musseeyo omwoyo, mwewuunye nnyo nnyini: kubanga nkolera omulimu mu nnaku zammwe, gwe mutalikkiriza newakubadde nga mugubuuliddwa.
Porównaj
Przeglądaj Kaabakuuku 1:5
2
Kaabakuuku 1:2
Ai Mukama, ndituusa wa okukaaba, naawe nga tokkiriza kuwulira? Nkukaabirira olw'eby'ekyejo, so tokkiriza kulokola.
Przeglądaj Kaabakuuku 1:2
3
Kaabakuuku 1:3
Onjoleseza ki obutali butuukirivu n'otunuulira obukyamu? kubanga okunyaga n'ekyejo biri mu maaso gange: era waliwo empaka, n'okuyomba kubaawo.
Przeglądaj Kaabakuuku 1:3
4
Kaabakuuku 1:4
Amateeka kyegavudde gaddirira, so n'omusango tegufulumanga n'akatono; kubanga omubi azingizza omutuukirivu; omusango kyeguva gufuluma nga gunyooleddwa.
Przeglądaj Kaabakuuku 1:4