Logo YouVersion
BibliaPlanyNagrania wideo
Pobierz aplikację
Wybór języka
Ikona wyszukiwania

Popularne wersety biblijne z Olubereberye 8

1

Olubereberye 8:21-22

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

EEEE

MUKAMA n’awulira akawoowo akalungi akamusanyusa, n’ayogera mu mutima gwe nti, “Sikyaddayo kukolimira nsi olw’omuntu, newaakubadde ng’endowooza y’omutima gwe mbi okuva mu buto bwe. Sikyaddayo na kuzikiriza bitonde byonna ebiramu, nga bwe nkoze. “Ensi ng’ekyaliwo, okusiga n’amakungula, obunnyogovu n’ebbugumu, ebiseera eby’omusana n’eby’obutiti, emisana n’ekiro, tebiggwengawo.”

Porównaj

Przeglądaj Olubereberye 8:21-22

2

Olubereberye 8:20

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

EEEE

Awo Nuuwa n’azimbira MUKAMA ekyoto, n’addira ku zimu ku nsolo ennongoofu ne ku binyonyi ebirongoofu n’awaayo ekiweebwayo ekyokebwa ku kyoto.

Porównaj

Przeglądaj Olubereberye 8:20

3

Olubereberye 8:1

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

EEEE

Katonda n’ajjukira Nuuwa n’ensolo zonna ez’awaka n’ez’omu nsiko ezaali naye mu lyato, n’asindika empewo ku nsi, amazzi ne gakendeera

Porównaj

Przeglądaj Olubereberye 8:1

4

Olubereberye 8:11

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

EEEE

ne likomawo akawungeezi, era laba, nga lirina mu kamwa kaalyo akakoola akabisi ke liggye ku muti omuzeyituuni. Awo Nuuwa n’ategeera nti amazzi gakendedde ku nsi.

Porównaj

Przeglądaj Olubereberye 8:11

Bezpłatne plany czytania i rozważania na temat: Olubereberye 8

Poprzedni rozdział
Następny rozdział
YouVersion

Zachęcanie i wzywanie cię do codziennego szukania bliskości z Bogiem.

Misja

O YouVersion

Praca

Wolontariat

Blog

Prasa

Przydatne linki

Pomoc

Wesprzyj

Przekłady Biblii

Biblie audio

Języki Biblii

Werset dnia


Cyfrowa misja

Life.Church
Polski

©2026 Life.Church / YouVersion

Polityka prywatnościRegulamin
Program ujawniania luk w zabezpieczeniach
FacebookTwitterInstagramYoutubePinterest