Logo YouVersion
BibliaPlanyNagrania wideo
Pobierz aplikację
Wybór języka
Ikona wyszukiwania

Popularne wersety biblijne z Ebikolwa byʼAbatume 16

1

Ebikolwa byʼAbatume 16:31

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

EEEE

Ne bamugamba nti, “Kkiriza Mukama waffe Yesu onoolokolebwa, ggwe n’ennyumba yo yonna.”

Porównaj

Przeglądaj Ebikolwa byʼAbatume 16:31

2

Ebikolwa byʼAbatume 16:25-26

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

EEEE

Awo ekiro mu ttumbi Pawulo ne Siira bwe baali nga basaba, era nga bwe bayimba n’ennyimba ez’okutendereza Katonda, nga n’abasibe abalala bawuliriza, amangwago ne wabaawo musisi ow’amaanyi ennyo. Emisingi gy’ekkomera ne ginyeenyezebwa, n’enzigi z’ekkomera zonna ne zibanduka ne zeggula, era n’enjegere ezaali zisibye abasibe ne zisumulukuka ne zigwa eri!

Porównaj

Przeglądaj Ebikolwa byʼAbatume 16:25-26

3

Ebikolwa byʼAbatume 16:30

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

EEEE

Awo n’abafulumya, n’ababuuza nti, “Bassebo, nkole ki okulokolebwa?”

Porównaj

Przeglądaj Ebikolwa byʼAbatume 16:30

4

Ebikolwa byʼAbatume 16:27-28

Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya

EEEE

Omukuumi w’ekkomera n’azuukuka, n’alaba ng’enzigi zonna nzigule, n’alowooza nti abasibe bonna badduse, n’asowolayo ekitala kye yette! Naye Pawulo n’aleekaana nti, “Teweekola kabi!”

Porównaj

Przeglądaj Ebikolwa byʼAbatume 16:27-28

Poprzedni rozdział
Następny rozdział
YouVersion

Zachęcanie i wzywanie cię do codziennego szukania bliskości z Bogiem.

Misja

O YouVersion

Praca

Wolontariat

Blog

Prasa

Przydatne linki

Pomoc

Wesprzyj

Przekłady Biblii

Biblie audio

Języki Biblii

Werset dnia


Cyfrowa misja

Life.Church
Polski

©2026 Life.Church / YouVersion

Polityka prywatnościRegulamin
Program ujawniania luk w zabezpieczeniach
FacebookTwitterInstagramYoutubePinterest