Logo YouVersion
BibliaPlanyNagrania wideo
Pobierz aplikację
Wybór języka
Ikona wyszukiwania

Popularne wersety biblijne z Olubereberye 26

1

Olubereberye 26:3

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

beera mu nsi eno, nange nnaabeeranga wamu naawe, era nnaakuwanga omukisa; kubanga ggwe n'ezzadde lyo ndibawa mmwe ensi zino zonna, era naanywezanga ekirayiro kye nnalayirira Ibulayimu kitaawo

Porównaj

Przeglądaj Olubereberye 26:3

2

Olubereberye 26:4-5

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

era nnaayazanga ezzadde lyo ng'emmunyeenye ez'omu ggulu, era ndiwa ezzadde lyo ensi zino zonna; ne mu zzadde lyo amawanga gonna ag'omu nsi mwe galiweerwa omukisa; kubanga Ibulayimu yawuliranga eddoboozi lyange, ne yeekuumanga bye nnamukuutiranga, ebigambo byange, amateeka gange, n'ebiragiro byange.”

Porównaj

Przeglądaj Olubereberye 26:4-5

3

Olubereberye 26:22

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

N'avaayo, n'asima oluzzi olulala; olwo ne batalukaayanira; n'alutuuma erinnya Lekobosi; n'ayogera nti, “Kubanga kaakano Mukama atugaziyizza, naffe tulyalira mu nsi eno.”

Porównaj

Przeglądaj Olubereberye 26:22

4

Olubereberye 26:2

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

Mukama n'amulabikira, n'ayogera nti, “Toserengeta mu Misiri; tuula mu nsi gye nnakugambako

Porównaj

Przeglądaj Olubereberye 26:2

5

Olubereberye 26:25

EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI

LBR

N'azimba eyo ekyoto, n'akoowoola erinnya lya Mukama, n'asimba eyo eweema ye; n'eyo abaddu ba Isaaka ne basimayo oluzzi.

Porównaj

Przeglądaj Olubereberye 26:25

Poprzedni rozdział
Następny rozdział
YouVersion

Zachęcanie i wzywanie cię do codziennego szukania bliskości z Bogiem.

Misja

O YouVersion

Praca

Wolontariat

Blog

Prasa

Przydatne linki

Pomoc

Wesprzyj

Przekłady Biblii

Biblie audio

Języki Biblii

Werset dnia


Cyfrowa misja

Life.Church
Polski

©2026 Life.Church / YouVersion

Polityka prywatnościRegulamin
Program ujawniania luk w zabezpieczeniach
FacebookTwitterInstagramYoutubePinterest