YouVersion 로고
성경묵상동영상
앱 다운로드
언어 선택
검색 아이콘

EBIKOLWA 16 - 인기 성경 구절

1

EBIKOLWA 16:31

Luganda DC Bible 2003

LBwD03

Ne bamugamba nti: “Kkiriza Mukama Yesu, onoolokolebwa ggwe, n'ab'omu nnyumba yo bonna.”

비교

EBIKOLWA 16:31 살펴보기

2

EBIKOLWA 16:25-26

Luganda DC Bible 2003

LBwD03

Ekiro nga mu ttumbi, Pawulo ne Siila ne beegayirira Katonda era ne bamutendereza mu nnyimba, n'abasibe abalala ne bawulira. Amangwago ne wabaawo okukankana kw'ensi okw'amaanyi, ne kuyuuguumya ekkomera n'emisingi gyalyo. Awo enzigi z'ekkomera zonna ne zeggula, n'enjegere ezaali zisibye abasibe ne zisumulukuka.

비교

EBIKOLWA 16:25-26 살펴보기

3

EBIKOLWA 16:30

Luganda DC Bible 2003

LBwD03

N'abafulumya ebweru n'ababuuza nti: “Bassebo, kiki kye ŋŋwanira okukola ndyoke ndokolebwe?”

비교

EBIKOLWA 16:30 살펴보기

4

EBIKOLWA 16:27-28

Luganda DC Bible 2003

LBwD03

Omukuumi w'ekkomera bwe yazuukuka, n'alaba ng'enzigi z'ekkomera nzigule, n'asowola ekitala kye yette, ng'alowooza nti abasibe babombye. Kyokka Pawulo n'aleekaana nnyo nti: “Teweekolako kabi! Ffenna weetuli wano.”

비교

EBIKOLWA 16:27-28 살펴보기

이전 장
다음 장
YouVersion

매일 하나님과 친밀하게 동행하도록 격려하고 도전하기.

사역

소개

채용 정보

자원 봉사

블로그

기사

유용한 링크

도움

후원

성경 번역본

오디오 성경

성경 언어

오늘의 말씀


디지털 사역

Life.Church
한국어

©2026 Life.Church / YouVersion

개인 정보 취급 정책약관
취약점 공개 프로그램
페이스북트위터인스타그램유튜브핀터레스트