1
EBIKOLWA 17:27
Luganda DC Bible 2003
LBwD03
balyoke bamunoonyenga, bawammante, nga basuubira okumulaba. Sso nno tali wala wa buli omu ku ffe
비교
EBIKOLWA 17:27 살펴보기
2
EBIKOLWA 17:26
Yasooka kutonda muntu omu, mu oyo ne muvaamu abantu bonna ababunye ensi. Yamala kubateerawo biseera na nsalo ez'ebifo mwe banaabeeranga
EBIKOLWA 17:26 살펴보기
3
EBIKOLWA 17:24
“Ye Katonda eyakola ensi ne byonna ebigirimu, ye Mukama w'eggulu n'ensi, era tabeera mu masabo gazimbiddwa bantu.
EBIKOLWA 17:24 살펴보기
4
EBIKOLWA 17:31
kubanga yateekawo olunaku, omuntu gwe yalonda, lw'agenda okusalirako ensi yonna omusango mu bwenkanya. Yakakasa abantu bonna, bwe yazuukiza omuntu oyo.”
EBIKOLWA 17:31 살펴보기
5
EBIKOLWA 17:29
Kale nga bwe tuli ezzadde lya Katonda, tetusaanye kulowooza nti Katonda afaanana ebintu ebikolebwa mu zaabu oba ffeeza oba mu mayinja, abantu bye bakola mu magezi gaabwe.
EBIKOLWA 17:29 살펴보기