Logo YouVersion
Icona Cerca

OKUVA E MISIRI 32:5-6

OKUVA E MISIRI 32:5-6 LB03

Arooni bwe yalaba ennyana eyo, n'azimba alutaari mu maaso gaayo, n'alangirira nti: “Enkya wanaabeerawo embaga okussaamu Mukama ekitiibwa.” Enkeera ne bazuukuka mu makya, ne bawaayo ebitambiro eby'okwokya, n'ebirala ebiriirwa awamu olw'okutabagana. Abantu ne batuula ne balya era ne banywa, ne basituka okuzina.

Video per OKUVA E MISIRI 32:5-6