Logo YouVersion
Icona Cerca

OKUVA E MISIRI 20:4-5

OKUVA E MISIRI 20:4-5 LB03

“Teweekoleranga kifaananyi kya kintu na kimu eky'omu ggulu, oba eky'oku nsi, oba eky'omu mazzi agali wansi w'ettaka. Toovuunamirenga bifaananyi ebyo, era toobisinzenga, kubanga Nze Mukama Katonda wo, sivuganyizibwa. Mbonereza abaana n'abazzukulu bannakasatwe ne bannakana, olw'ebibi bya bajjajjaabwe abankyawa.

Video per OKUVA E MISIRI 20:4-5