Logo YouVersion
Icona Cerca

Okuva 7:11-12

Okuva 7:11-12 LBR

Falaawo naye n'alyoka ayita abagezigezi n'abalogo Abamisiri; era nabo ne bakola bwe batyo n'amagezi gaabwe ag'ekyama. Ne basuula emiggo gyabwe wansi ne gifuuka emisota; naye omuggo gwa Alooni ne gumira emiggo gyabwe.

Video per Okuva 7:11-12